TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Ba afande muntwale mpola Kasalabecca temuyiwa otwenge twange

Ba afande muntwale mpola Kasalabecca temuyiwa otwenge twange

By Musasi wa Bukedde

Added 4th December 2017

OMUWAGIZI wa FDC yakoze katemba bwe yalaajanidde abapoliisi abaabadde bamuwalaawala nti ba Afande muntwale mpola temuyiwa otwenge twange.

Kola 703x422

Ono eyategeerekeseeko erya Ssonko tatera kuva wali ba FDC kyokka ebiseera ebisinga tayawukana na ccupa.

Bakira eccupa agyetikka ku mutwe nga bw’agiggyayo n’anywamu wabula ba afande bwe baamulabye ng’ayinza okukola ebitanyuma kwe kumuzinda ne bamuggyawo lutali luno.

Baamututte akukkuluma nti oba baagala kumutwala ‘’kijaasi’’ naye ajja kubalagako ‘’ekijaasi’’.

Yabyogedde mu Lungereza nti ‘’If you want to soldier me.. I will also soldier you.’’ Abamu ku baabaddewo mu kisaawe e Namboole yabawadde kabbo ka nseko.

Wabula waliwo omuserikale (ku ddyo) eyeekutte ku nnyindo abaabadde babalaba ne bagamba nti kirabaka Ssonko akutte ku katima manya ayonoonye empewo.

Oba eno y’enkola y’ekijaasi gye yabadde ayogerako okubalaga nze naawe!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Looya1 220x290

Lukyamuzi ne Bwanika basabye kkooti...

EYALI omubaka Ken Lukyamuzi atutte akakiiko k’ebyokulonda mu kkooti Enkulu ng’ayagala ekalagira kayise ekiragiro...

Kasimba 220x290

Abeddira akasimba basonda za kuzimba...

Yategeezezza nti ekika kirina enteekateeka y’okuzimba ekizimbe gaggadde ekituumiddwa 'Akasimba Plaza' okukolerwa...

Seb1 220x290

Hanson Baliruno akubye abawagizi...

Hanson Baliruno akubye abawagizi be omuziki ne yeebaza Katonda olw'ekirabo eky'obulamu

Cot1 220x290

Abalamuzi bayimirizza akeediimo...

ABALAMUZI bakyusizza obukodyo bw’okusaba Gavumenti ebongeze emisaala ne bayimirizza n’okwekalakaasa kwe babadde...

Fdc1 220x290

Salaamu Musumba alangidde ababaka...

OMUMYUKA wa Ssabawandiisi wa FDC Salaamu Musumba alangidde ababaka ba Palamenti ‘’obufere’’ n’ategeeza ng’ekibiina...