TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Omuyimbi Hanson Baliruno abaza kaki ku Desire Luzinda!!..

Omuyimbi Hanson Baliruno abaza kaki ku Desire Luzinda!!..

By Musasi wa Bukedde

Added 9th December 2017

Hanson Baliruno y'omu ku bayimbi abamaze ebbanga nga bakookera ku mawanga okugeza e Sweden wabula ng'ono yavaayo n'akomawo akuze ekitone kye eky'okuyimba.

Hansonneluzinda1 703x422

Baliruno ne Desire Luzinda nga bali bulala

Hanson Baliruno y'omu ku bayimbi abamaze ebbanga nga bakookera ku mawanga okugeza e Sweden wabula ng'ono yavaayo n'akomawo akuze ekitone kye eky'okuyimba.

Oluyimba lwe olupya 'Njaga' lumukoledde era tabula ku bivvulu mu kibuga ne mu byalo wabula eggulo ku awaadi ezabadde ku wooteri ya Serena mu kibuga yeewunyisiza abantu.

Ono obwedda ali ku lusegere lwa Desire Luzinda ekyaleetede bangi okwebuuza oba abala kaki.

Baliruno nga yeesaze obuwero

Bano bayingidde babiri era obwedda batudde ku meeza y'emu wabula nga beekuba obwama okufa obufi, kw'ossa n'okwekubya ebifaananyi bombiriri.

Kinajjukirwa nti omuyimbi omu ono emabegako yaliko n'enkolagana eyenjawulo n'omuyimbi Rena Nalumansi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze