TOP

Wamma Musumba tereera tweyokye ppica

By Musasi wa Bukedde

Added 9th December 2017

KWAAYA ya Bannamasaka abakolera mu Kampala olwaweereddwa omukisa okwekubisa ebifaananyi n’Omusumba w’e Masaka John Baptist Kaggwa, buli omu n’aggyayo akasimu yeekubise naye ‘’Selfi e’’ nga bwe bagamba atereeremu katono.

Pata 703x422

Bano baabadde ku mukolo gw’okuggulawo ekizimbe kya Bannamasaka ekya Masaka Jubile House mu Kampala gye buvuddeko.

Kyokka waliwo akawala akeezinze ku Musumba nga kagamba nti kaakoowa omuyoolerero era omusumba naye eyalabise ng’anyumirwa ebigenda mu maaso kuba yayimiriddewo okutuusa akawala kano bwe kaamaze okumukuba ppicca.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...