TOP

Ssempijja asuddewo Lagu n’abuuka ne nkubakyeyo

By Musasi wa Bukedde

Added 11th January 2018

“NGENZE n’ono abasigadde munsonyiwe” ebyo byabadde bimu ku bigambo bya Alex Ssempijja omutegesi w’ebivvulu oluvannyuma lw’okukyala mu maka ga bakadde ba kabiite we nkubakyeyo, Harriet Kiwanuka.

Azaali 703x422

Ssempijja azze ayogerwako okubeera n’enkolagana ey’enjawuulo n’abawala abatali bamu okuli n’omuyimbi Evelyn Lagu kyokka mu njogera ennyangu oyinza okugamba asazeewo agende ne Kiwanuka akolera e South Africa mu bangi.

Ssempijja yakozesezza ekiseera kino nga Kiwanuka akomyewo mu ggwanga okulya ennaku enkulu okutandika ku lugendo lwabwe olw’obufumbo era ku wiikendi yakyadde mu maka g’omwami Bonny Kiwanuka ku Bayita Ababiri ku Ntebe Road.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gab1 220x290

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku...

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku lwomukaaga atadde bazadde be ku bunkenke

Man2 220x290

Ebireetera omusajja okusuulawo...

Ebireetera omusajja okusuulawo omukazi gw’afunyisizza olubuto

Deb1 220x290

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’...

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’ n’egiremeramu

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina