TOP

Baana bange mukwatire awo...

By Musasi wa Bukedde

Added 11th January 2018

Baana bange mukwatire awo...

Yesu 703x422

MINISITA avunaanyizibwa ku matendekero aga waggulu Dr. JC Muyingo era nga ye mubaka wa Baamunaanika mu Palamenti yasanze omwana ku kyalo Mpangati mu ggombolola y’e Ziroobwe ng’atambuza kabalagala n’amusiima okubeera omwana omukozi era yenna n’amumugulako n’amugabira abaana abaabaddewo.

Yagambye wa kuwagiranga abaana b’anaasanganga nga baliko obulimu bwe bakola okuyamba ku bazadde baabwe okufuna ssente kuba baba bayiga okukola nga naye bwe baamukuza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gab1 220x290

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku...

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku lwomukaaga atadde bazadde be ku bunkenke

Man2 220x290

Ebireetera omusajja okusuulawo...

Ebireetera omusajja okusuulawo omukazi gw’afunyisizza olubuto

Deb1 220x290

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’...

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’ n’egiremeramu

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina