TOP

Mukazi wa Haruna Kitooke omukulu ayanjudde olulenzi

By Musasi wa Bukedde

Added 12th January 2018

EYALI mukazi wa Hajji Haruna Mubiru omukulu era gwe yazaalamu omwana we omukulu bazzeemu okumuwasa.

Mata 703x422

Faridah ng’ono yakazibwaako lya Faridah Kitooke olw’okuba ye yali ne mu vidiyo ye eya Kitooke Kifansalira, yayanjudde omusajja gwe yayise Kitiibwa (nga bayimiridde wakati) ng’ono agambibwa okubeera ow’e Dubai.

Faridah muli wa kkaasi era alinawo (nga mu kifaananyi ku ddyo) ng’atera n’okutambula mu mawanga ag’enjawulo nga kigambibwa nti mu kutalaaga gye yagwiiridde ne ku mwana mulenzi ono bwe babadde bapepeya okumala omwaka nga gumu.

Emikolo gyabaddewo ku Mmande e Matugga kyokka gyabaddeko abantu abayite batono kubanga Faridah yabadde tayagala bantu kumuwolokosaako anti yakoowa ab’engambo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gab1 220x290

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku...

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku lwomukaaga atadde bazadde be ku bunkenke

Man2 220x290

Ebireetera omusajja okusuulawo...

Ebireetera omusajja okusuulawo omukazi gw’afunyisizza olubuto

Deb1 220x290

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’...

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’ n’egiremeramu

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina