TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Omuyimbi Lutalo alaze ekitone ekirala mu kucanga akapiira

Omuyimbi Lutalo alaze ekitone ekirala mu kucanga akapiira

By Musasi wa Bukedde

Added 12th January 2018

OMUYIMBI David Lutalo takoma ku kubeera na kitone kya kuyimba kyokka, wabula ne mu kucanga akapiira ali ‘mmo’.

Mate 703x422

Kino ekitone yakiraze ku Lwokusatu bwe yabadde mu kisaawe e Wankulukuku, ttimu y’ekibiina kye bwe yabadde ezannya ne ttimu y’ebbaala ya Vox Makindye. Lutalo ye yabadde kapiteeni.

Wadde ng’abamu ku baabadde mu kisaawe baasoose kulowooza nti asaaga, baagenze okulaba ng’ayingira ekisaawe natandika okucanga akapiira okukkakkana ng’ateebye ne ggoolo bbiri.

Wano abasinga we baakakasirizza nti ebyewuunyisa ku Lutalo tebiggwaayo.

Olwamalirizza okusamba, olwo abamu ku bawagizi be kwe kumugamba abaweemu akapera era wano we yabategeerezza nti bamusange ku Cricket Oval nga January 26, ng’atongoza Wooloolo abalage ebitone ebirala by’alina.

OMUYIMBI David Lutalo takoma ku kubeera na kitone kya kuyimba kyokka, wabula ne mu kucanga akapiira ali ‘mmo’. Kino ekitone yakiraze ku Lwokusatu bwe yabadde mu kisaawe e Wankulukuku, ttimu y’ekibiina kye bwe yabadde ezannya ne ttimu y’ebbaala ya Vox Makindye. Lutalo ye yabadde kapiteeni. Wadde ng’abamu ku baabadde mu kisaawe baasoose kulowooza nti asaaga, baagenze okulaba ng’ayingira ekisaawe natandika okucanga akapiira okukkakkana ng’ateebye ne ggoolo bbiri. Wano abasinga we baakakasirizza nti ebyewuunyisa ku Lutalo tebiggwaayo. Olwamalirizza okusamba, olwo abamu ku bawagizi be kwe kumugamba abaweemu akapera era wano we yabategeerezza nti bamusange ku Cricket Oval nga January 26, ng’atongoza Wooloolo abalage ebitone ebirala by’alina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Jamwa1 220x290

Chandi Jamwa ajulidde mu kkooti...

EYALI akulira NSSF, David Chandi Jamwa, eyazzeemu okusibwa emyaka 12 olw’okufiiriza gavumeti ssente, ajulidde ng'awakkanya...

Dttio7w4aajczb 220x290

Desabre azudde abazannyi abaamukubya...

WADDE nga mu kusooka yagaanyi okunokolayo omuzannyi ssekinnoomu gw’anenya okuviirako ttiimu okuvuya mu mupiira...

Alexgitta2 220x290

Omutendesi Gitta bamukalize emipiira...

AKAKIIKO akwasisa empisa mu FUFA kakalize omutendesi Alex Gitta ku ttiimu ya Masavu FC okumala emipiira ena nga...

Aaaabig703422 220x290

Tito Okello ne Nsibambi bagobeddwa...

OMUTENDESI wa kiraabu ya KCCA FC Mike Mutebi acwanye n’agoba abasambi babiri ababadde batandika ku ttiimu esooka...

Dtudjxexkaa9kqw 220x290

Abatikkiddwa mwewale enguzi - Polof....

YUNIVASITE y’e Makerere eggulo yatandise okutikkira abayizi, omumyuka wa Cansala Polof. Barnabas Nawangwe n’akuutira...