TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Afande tonkuba kipapula nze King Saha eyayimba Muliraanwa

Afande tonkuba kipapula nze King Saha eyayimba Muliraanwa

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd February 2018

OMUYIMBI King Saha y’omu ku baakwatiddwa mu kikwekweto poliisi kye yakedde okukola ku luguudo lw’e Ntebe gye buvuddeko.

Bala 703x422

Kino kyakulembeddwa akulira poliisi y’ebidduka, Eria Kamugisha, eyagambye nti baakikoze okukendeeza ku batagoberera mateeka ga bidduka ku luguudo luno.

Baakutte aba bodaboda abatalina pamiti, heremeeti era baabadde awo nga n'omuyimbi Saha alugwaamu.

Ono ekyamukwasiza kukola ffujjo ku luguudo ng’aleekaanya engombe y’emmotoka ye eyabadde enzirugavu.

Yakanze kwewozaako nti ye muyimbi wabula nga ba ofi isa bagamba abalimba anti yabadde yeesaze ttaawo nga bamakanika. Yalabye biwanvuwa, kwekukookeramu abapoliisi bano ezimu ku nnyimba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam

Dot1 220x290

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda...

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda