TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • VJ Jingo ayogeredde fi rimu y’okulya abantu n’etiisa ab’e Makindye

VJ Jingo ayogeredde fi rimu y’okulya abantu n’etiisa ab’e Makindye

By Musasi wa Bukedde

Added 12th February 2018

VJ Jingo alaze ab’e Makindye firimu y’entiisa abakyala ne beekweka mu basajja be baasanze ku bbaala ya Vox Lounge.

Vjjingo1 703x422

VJ Jingo alaze ab’e Makindye firimu y’entiisa abakyala ne beekweka mu basajja be baasanze ku bbaala ya Vox Lounge.

Abasajja abamu baabadde ku ndaba kuki anti baafunye akakisa okubabudaabuda mu ngeri y’okubagumya.

Firimu eno eyitibwa Bulobu yabadde etiisa nga mulimu okutema n’okulya abantu.

VJ Jingo ayogerera katandika butandisi ku Bukuedde TV 1, yabadde firimu agyogerera butereevu wakati mu bawagizi be.

Jingo yabadde ne mukozi munne Omubi Masembe naye owa Bukedde TV.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Buzo1 220x290

Omuwendo gw'abawala abatudde S.6...

Janet Museveni minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo yennyamidde olw’omuwendo gw’abayizi abawala abaatudde S6 ogukendedde....

Burn 220x290

Gen. Kayihura ayagala amateeka...

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura asabye okuyusa mu mateeka okusobola okuvunaana muntu akwatiddwa...

Xlarge514749 220x290

Omuzungu eyali ne munne n'afiira...

OMUZUNGU munnansi wa Finland Suvi Linden, eyali ne munne Terasvouri Tuomas Juha Patteri, eyasangibwa ng’afiiridde...

Linda1 220x290

Abadde yeerimbika mu banene n’abba...

POLIISI ekutte omuvubuka abadde yeerimbika mu byokwerinda n’okweyita owooluganda lw’abantu ababa bategese emikolo...

Pala 220x290

Omujulizi aguddemu ekidumusi omusango...

OMUJULIZI abadde azze okulumiriza Abasiraamu mu musango gw’obutujju n’okulya mu nsi olukwe alumbiddwa embiro kkooti...