TOP

Muka Kirumira oba takisi zaamukola ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th February 2018

MUKA Afande Kirumira, Mariam Kirumira eyali yamanyiira okutambula ne munne nga n’oluusi amuvugako mu nzirusi ye, ennaku zino, bodaboda ze ziramula.

Miriamkirumira1 703x422

MUKA Afande Kirumira, Mariam Kirumira eyali yamanyiira okutambula ne munne nga n’oluusi amuvugako mu nzirusi ye, ennaku zino, bodaboda ze ziramula.

Wadde ono gye buvuddeko waliwo abaali bamulumba ng’ali ku bodaboda, kirabika
si waakuzivaako kati.

Abaamulabye ng’alamuza boda, bangi baatandise okumusaasira nti kale ssinga bba abaddewo ssinga amutwalako ate abalala ne beebuuza oba takisi zimuwunyira bubi engeri gy’ayita ne munne amuli munda ky’ava atambulira ku bodaboda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...