TOP

Omuzinyi wa Daxx Kartel ali biki?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th February 2018

ONO omuzinyi wa Daxx Kartel amanyiddwa nga Pudd D kata asse abantu enseko olw’engeri gye yabadde azinamu ku siteegi.

Puddd1 703x422

ONO omuzinyi wa Daxx Kartel amanyiddwa nga Pudd D kata asse abantu enseko olw’engeri gye yabadde azinamu ku siteegi.

Omanyi Daxx Kartel y’omu ku bayimbi abaawerekeddeko David Lutalo mu bivvulu bye byonna ebya Wooloolo.

Wabula mu ngeri eteri ya bulijjo, ku luno yabadde atambula n’omusajja naye nga yeenyogootola okikira ekisaanyi.

Ono amazina yagazinidde Mutukula, Lutalo gye yakubye ekivvulu kye ekyasembyeyo.

Kartel ye yasoose ku siteegi era bakira ayimba ng’omuzinyi we azina naye bwe yatuuse ku luyimba lw’omupangisa, awo siteegi n’agifuula ekinaabiro anti yatuuse n’okuteeka amazzi mu bbaafu n’atandika okunaabira amaaso n’okusenyeza ku siteegi.

Yabadde tayambadde ssaati naye yatandise okuzina nga bwafukula ekibuto ekyacamudde abadigize era baavuddeyo beewuunya muzinyi ono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....