TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Omuyimbi Hanson Baliruno ayaniriziddwa ng'omuzira e Tanzania

Omuyimbi Hanson Baliruno ayaniriziddwa ng'omuzira e Tanzania

By Musasi wa Bukedde

Added 12th February 2018

Omuyimbi Hanson Baliruno ayaniriziddwa ng'omuzira e Tanzania

Hi1 703x422

OMUYIMBI Hanson Baliruno omwaka 2018 agutandikidde mu ggiya omwaka guno gw'okka bukyanga gutandika yakafulumya ennyimba 5 okuli Obulo ne Saidah Kalooli, Kandanda, Njaga ssaako n'abayimbi ba wano abalala abamaanyi omuli Chameleon, Bebe Cool n'abalala.

Mu kiseera kino Baliruno mutaka mu ggwanga lya Tanzania gye yagenze okukubira omuziki ssaako n'okugubunyisa wonna ku TV ssaako ne leediyo z'omuggwanga lino.

Bwanava eno wakugenda e Kenya nayo akole ekintu ky'ekimu era okusinzira ku gava mu kibiina kye ekya 'Star's empire' ,wakukola ekivvulu omwaka guno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muntu703422 220x290

Aba FDC beesoma kugangavvula Muntu...

AKAKIIKO ka FDC akakwasiza empisa kagenda kutuula okusalawo kye bagenda okukolera abakungu b’ekibiina okuli eyali...

Paka 220x290

Paasita gwe yafeze emitwalo 40...

Paasita gwe yafeze emitwalo 40 e Kyebando alaajana

Gaga 220x290

Omugagga akoonye amayumba g'abatuuze...

ABANTU abasoba mu kkumi ku kyalo Namakofu mu muluka gw’e Bubuubi e Bamunaanika mu Luweero tebakyalina we basula...

Amakagabasiime 220x290

Abadde yaakawasa omugole ow'olunaku...

OMUSAJJA abadde yaakawasa omugole ow’olunaku olumu attiddwa mu bukambwe ne bamuggyamu ekibumba ne bakissa ku mabbali...

Laba 220x290

Afumise muganzi ze ekiso ng’abaana...

Abatuuze b’e Ssenyange mu ggombolola ya Nyendo - Ssenyange e Masaka baguddemu entiisa omuvubuka bwafumise muganzi...