TOP

Scooter ne Sophie twabaguddemu!

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

OMUYIMBI Hamidu Katalaga amanyiddwa nga Captain Scooter n’omukozi wa ttivvi emu, Sophie Love ebintu byabwe bibuzaabuza.

Kata 703x422

Beekoze obusolosolo ne balekera abantu ebibuuzo era waliwo abaawuliddwa nga bagamba nti okusinziira ku ngeri gye baabadde beekoza, bandiba nga balina enkolagana eyenjawulo.

Baabadde ku kabaga k’amazaalibwa mikwano gya Sophie nga bakulembeddwaamu Ritah Penny maneja wa Captain Scooter ke baamukoledde ku wooteeri ya Emerald ku Ssande. Kyokka n’emyaka gya Sophie agitankana.

Yasoose kuwoza nti alina 15 ng’ate kirabika alidde Ssekukkulu eziwera.

Ye Scooter obwedda amuli ‘bbize’ era ng’oggyeko okutuula naye, obwedda y’akola ogw’okumuwembejja, okumuliisa keeki nga n’emmere baagiridde beereze.

Oba Scooter ayita atya Sophie? Kyokka Scooter yeewozezzaako nti Sophie mukwano ate nfa nfe wa meneja we Ritah Penny.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Abali ku gw’okutta Magara beeyongeddeyo...

EBY’OKUTULUGUNYA Abasiraamu abagambibwa okutta Susan Magara bikyalanda. Ensonga bazongeddeyo mu kkooti enkulu y’eba...

Bobiwine 220x290

Babakutte n'emijoozi gy'abawagizi...

Eggulo abavubuka ba DP bakwatiddwa n’emijoozi egisoba mu 500 ne giyoolebwa okumpi ne ofiisi zaabwe nga kigambibwa...

Pala0 220x290

Boogedde ebikankana mu kuziika...

DR. David Mugimu eyafudde ng’alumiriza abaserikale okumunyagako obulindo bw’ensimbi, eggulo yaziikiddwa e Kagganda...

Occc 220x290

Abagagga 36 baggyiddwaako abaserikale...

ABAGAGGA mu bitundu bya Kampala, Wakiso, Mukono, n’awalala baggyidwaako abaserikale abaabaweebwa eyali akulira...

Nyimba 220x290

Balaze embalirira y’ensimbi z’emisinde...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga yeebazizza minisitule y’ebyobulamu olw’okukwata obulungi ebintu Obwakabaka bye bwagiwa...