TOP

Laavu yonna okunyuma yeetaagamu akajanja

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

ABAAMI abafumbo mu busumba bw’e Mpererwe baategese omukolo kwe baalondedde abakulembeze baabwe.

Maria 703x422

Abamu ku basajja baayise ne bakyala baabwe era baatuuse ekiseera ne bakolamu katemba manya okweraga amapenzi n’okulaga bannaabwe nti bbo okunyweza laavu yaabwe bagiteekamu akajanja ebintu oluusi ebikwasa abafumbo ensonyi ne bireetera omukwano gwabwe okusereba.

Ekiseera ky’okusala keeki bwe kyatuuse, abakyala abamu ne bayita abaami baabwe ne babalerako n’okubaliisa keeki mu ssanyu eritagambika.

Oba baabadde bejjukanyamu ku lunaku lwe baabagatta?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte