TOP

Muggya’ wa Rema yalaze abayizi omubiri ne batabuka

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd March 2018

Muggya’ wa Rema yalaze abayizi omubiri ne batabuka

Kat1 703x422

MUWALA wa Kenzo abamu gwe baakazaako erya muggya wa Rema, amizizza abayizi amangonta olw’engeri gye yabadde azinamu nga yeetinkuula n’atuuka n’okubalaga ku mubiri.

Pia Pounds ng’amannya ge amatuufu ye Tracy Kirabo yabadde ku ttendekero lya International University of East Africa e Kansanga gye buvuddeko n’acamula abayizi baayo n’emiziki gye.

Bakira ayimba bwe yeekola obusolo n’okwetinkuula ekyavuddeko abalenzi okusituka nga bwe bakuba enduulu y’oluleekeleeke n’okumutenda okukola omubiri. Oba ttatu eyamubadde okumpi n’akabina ye yabacamudde? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Funayo 220x290

Attottodde engeri omuzigu gye yatemye...

OMUKAZI Florence Nannyombi ‘omutujju’ gwe yasikambuddeko omwana we Amos Sekanza ow’emyaka omusanvu n’amutemako...

Gata1 220x290

Omusajja atemyeko abantu 4 emitwe...

OMUSAJJA bwe yatemyeko obulago abantu bana, baasoose kumuyita mulalu. Azzeeyo ku kyalo n’atemako emitwe abalala...

Magogoweb 220x290

Magogo amazeeko ekibonerezo ky'okutunda...

Pulezidenti wa FUFA, Moses Magogo asuubirwa okukomawo mu ofiisi oluvannyuma lw'ekkoligo ly'emyezi ebiri nga teyeenyigira...

Fana 220x290

Mpulira saagala bya kwegatta

Saagala kwegatta na mwami wange, ate nga mmwagala bulungi nnyo. Nnali sirina kizibu kino naye omwaka guno nalekera...

Fana 220x290

Abaana abamu ssi ba musajja, nkole...

Ssenga nnina abaana basatu era ndi mufumbo naye nkimanyi nti abaana bonna si ba mwami wange. Mbadde mu bufumbo...