TOP

Eyabbye engoye za mukwano gwe alaajanye

By Musasi wa Bukedde

Added 17th April 2018

Eyabbye engoye za mukwano gwe alaajanye

Lip2 703x422

SUSAN Nawawi 20, omutuuze w’omu Katanga ng’akola mu bbaala, abadde mukwano gwa Susan (ku ddyo). Susan muwala mwambazi ng’alina engoye nnyingi ezibadde zisaaliza Nawawi kyokka nga talina ngeri gyazimusabamu.

Yamulabirizza nga taliiwo n’asitukira mu nsawo ye omwabadde engoye n’emitwalo 10 n’adduka ne yeekukuma e Kasubi gye yabadde afunye omulimu gw’okukola mu dduuka.

Baamukutte ne bamuzzaayo ku poliisi y’omu Kimwanyi e Wandegeya gye yasabidde Susan okumusonyiwa ng’agamba nti engoye yabadde azeeyazise ayambalemu n’oluvannyuma azizze kubanga zirudde nga zimusaaliza.

We baamukwatidde nga ssente akozesezzaako 20,000/-. Lonah Kamugisha atwala poliisi y’omu Kimwaanyi yagambye nti Nawawi w’akuvunaanibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kaba 220x290

Roden Y Kabakko ne Vinka bayingidde...

Wakati mu lutalo lw’ebigambo olugenda mu maaso, Cindy yatuuse n’okugamba nti; ‘’Nneewuunya abayimbi abeeyita nti...

The 220x290

Cindy Ssanyu ne Sheebah bayomba:...

OLUTALO wakati Sheebah Karungi ne Cindy Ssanyu nga buli omu yeewaana nga bw’asinga munne okukuba emiziki n’obuganzi...

Wano 220x290

Museveni atongozza ebbibiro lya...

EKITONGOLE ekigereka ebisale by’amasannyalaze mu ggwanga ekya Uganda Electricity Regulatory Authority kigambye...

Kadaga703422 220x290

Ebikwata ku Rebecca Alitwala Kadaga...

Yazaalibwa May 24, 1956 ng’alina emyaka 63

Godo 220x290

Museveni alambudde Kadaga mu ddwaaliro...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga mwongere okumusabira. Mulwadde muyi. Abamujjanjaba mu ddwaaliro e...