TOP

Bawala ba Ochola enkuba bagiggyemu ebibala

By Musasi wa Bukedde

Added 17th April 2018

Bawala ba Ochola enkuba bagiggyemu ebibala

Oc2 703x422

ENKUBA efuddemba ennaku zino ewadde bawala ba Okoth Ochola essanyu ate empewo egenda n’ebayitamu olwo bulangiti ne babulizaako era bye bibala ebyo by’olaba. Atuwadde eggulire lino atugambye nti obuyembe obuto, ebbumba n’ebikaayirira

tebikyava mu nsawo zaabwe nga ne yunifoomu baaziwanise dda ku mirabba. Waggulu ye Rita Ntono akolera ku poliisi ya Mini Price ne munne Christine Achola akolera ku poliisi ya Jinja Road mu ofi isi y’ebidduka.

Owoolugambo waffe atugambye nti ono takyagenda ku luguudo si kulwa nga kammunguluze amukwatirayo nga kati asiiba mu ofi isi munda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kot1 220x290

Eyali omubaka wa Lwengo mu palamenti...

Eyali omubaka wa Lwengo mu palamenti Getrude Nakabira afudde

Faz1 220x290

Ssabasumba asindise bafaaza 8 mu...

Ssabasumba asindise bafaaza 8 mu luwummula n'akomyawo faaza Musaala

Lip2 220x290

Mungobye ku kyalo naye nja kufa...

Mungobye ku kyalo naye nja kufa n’omuntu

Sit14 220x290

Polof. Nawangwe ataddewo akakiiko...

Polof. Nawangwe ataddewo akakiiko ku mivuyo gya gawuni e Makerere

Tip25 220x290

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino...

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino