TOP

Hajji, kino ekibalo kituwonya ekyambe

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2018

Hajji, kino ekibalo kituwonya ekyambe

Se1 703x422

OMUBAKA wa Kalungu West mu Palamenti, Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Hajji Abudu Kalimu Kironde ttiimu ya Express ebasula ku mwoyo nga lufuba.

Express bwe yabadde ezannya ttiimu ya UPDF mu kisaawe e Wankulukuku, baakubye ggoolo 2 ku 0.

Baafunye ku ssanyu kyokka era Ssewungu yayise Hajji Kironde amubaliremu ekibalo okulaba oba ttiimu yaabwe, ‘Express mukwano gw’abangi’ teesalibweko.

Omupiira guno gwatadde nnyo omubaka ku bunkenke era obwedda buli UPDF lw’ebalumba ng’akwata ku mutwe okulaga ennaku. Express y’emu ku ttiimu ezoolekedde okusalwako era bw’eteerwanako egenda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte