TOP

Ssegirinya ebyana abikyusa nga bikooyi

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2018

Ssegirinya ebyana abikyusa nga bikooyi

Sen1 703x422

LOODI Kansala Muhammed Ssegirinya kirabika musajja w’abantu. Bw’aba atambula naddala ng’alina obubaga oba ebivvulu by’agendako, afunayo ebyana ebimuwerekerako obutawuubaala.

Wabula abantu batandise okwebuuza nti abawala bano b’atambula nabo bayambi be oba bakyala be manya baninkini be?

Ekyewuunyisa nti abawala bano b’abeera nabo batya okubakuba ebifaananyi nga balinga abalina gwe bayiikiriza nga bo kirabika bali ba ssente.

Ku Paasika, Ssegirinnya twamugwako mu kivvulu ekimu ng’ali n’ekyana kyokka bwe kyalaba ebimyanso bya kkamera ne kirya kkava, Ssegirinya n’atuuka n’okuyomba oba amuswaza.

Ate bwe yabadde e Makindye mu kivvulu kya Walukagga, yabadde na muwala mulala. Ssebo Kansala, bano tubayita tutya? Otuukiriza mpagi za Busiraamu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bajjo13 220x290

Bajjo asindikiddwa Luzira.

pulomota Bajjo bamusindise mu kkomera e Luzira okutuusa wiiki ejja.

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Deb2 220x290

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi...

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Sab2 220x290

Yinginiya basanze afiiridde ku...

Yinginiya basanze afiiridde ku ‘sayiti’

Tip2 220x290

bakitammweEyalumbye owa difensi...

bakitammweEyalumbye owa difensi akwatiddwaBasonze