TOP

Kale mubinzigyeeko mangu nga sinakaaba...

By Musasi wa Bukedde

Added 5th May 2018

MILLY Nakandi (wakati) katono akaabire ku kabaga ke ak’amazaalibwa bwe yabadde aweza emyaka 70.

Mala 703x422

Essanyu ly’okusala keeki lyamuweddeko mutabani we bwe yamufuuyidde ebintu ebingi mu kusala keeki nga n’amaaso tegakyalaba.

Yamuyise ne banne be yabadde nabo mu bukambwe n’amulagira babimuggyeko mangu ng’abula n’okukaaba. Baabadde Namasuba ku Piida Zooni.

Olwamaze okubimuggyako teyazzeemu kusanyuka nga bwe yabadde wadde omukolo gwasigadde gugenda mu maaso.

Oba byamukanze engeri ebimu gye biba nga binnyogoga? Nze naawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja

Muhabati 220x290

Abawanguzi ‘b‘Omuhabati ku kizinga’...

NG’EBULA ennaku mbale Bukedde TV okutwala abawagizi baayo ku bizinga e Kalangala, abantu bakyagenda mu maaso n’okwetaba...

Untitled5 220x290

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga...

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima....