TOP

‘Libbi ggwe genda olye enkoko yo’

By Musasi wa Bukedde

Added 15th May 2018

WAABADDEWO vvaawompitewo nga poliisi y’e Mayuge erwanagana n’abantu abaagudde ku muvubuka ekiyiifuyiifu ne bamukuba emiggo ne bamutulisa emimwa n’okwagala okumumiza omusu lwa kubba ssimu.

United 703x422

Owoolugambo waffe atugambye nti ggaayi ono essimu yagibbye ku mudigize omu eyabadde mu bidongo.

Baamutaasizza ku bantu abaabadde bataamye ne bamukunguzza okumutwala ku poliisi kyokka olwamutuusizzaayo ate n’abatabukira ng’ayagala bamute yeegendere kubanga naye yabadde ayiiya bulamu.

Akulira poliisi y’e Mayuge, Keneth Ahimbisibwe yagambye nti ssinga tebaayanguye, omuvubuka baabadde bagenda kumutta. Abantu baamugambye agende alye enkoko ye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.