TOP

Maama eyakubye abasajja amabeere mu maaso alula

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2018

OMUWALA manya maama w’abaana ono yabaddeko ku Lido Beach e Ntebe gye yagenze okucakalira ne mikwano gye.

Wanta 703x422

Bwe yabadde ayingira amazzi okukuba eddubi, alina akantu ke yayambadde nga kalinga akaveera olwo amabeere agaabadde gakyalimu ssupu ne gasaaliza abavubuka.

Obwedda abasinga bali mu mazzi nga tebamuggyako maaso. Baabadde batandise okumwetooloola bamukoleko effujjo nga bagamba nti baabadde baagala kumuwa ssomo obutasoomooza kitonde kisajja, munne n’amutemyako n’addukayo nga teyeesiikidde kanyeebwa era olwatuuse ku lukalu agavubuka ne gamugamba nti nnyabo olula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...