TOP

Yaraabi...! Ddungu ayizze...

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2018

MUSAJJAMUKULU ono emmere gye baamugabudde teyawuliddemu.

Kola 703x422

MUSAJJAMUKULU ono emmere gye baamugabudde teyawuliddemu.

Yalabye abagabuzi batandise okukung’aanya amasowaani, kwe kutambula mpolampola n’atuuka we baafumbidde.

Yasanzeemu emmere n’enva ezifisse n’afuna akamwenyumwenyu ku matama ne yeekolako ng’alinga agamba nti hooo...

Ddungu ayizze.Yabadde ku mukolo ogumu e Muwanga mu disitulikiti y’e Kiboga.

Ggaayi ono eyategeerekeseeko erya Shaban olwamaze okulya n’asiba n’okusiba n’atwalirako ab’awaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20180524at21944pm 220x290

Mbega wa ISO kata bimubugume ne...

MBEGA w’ekitongole kya ISO atwala disitulikiti okuli Mukono, Buikwe, Kayunga ne Buvuma, Maj. Moses Ssegujja yasimattuse...

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...