TOP

Emyaka gya Andy gimukwasa ethonyi

By Musasi wa Bukedde

Added 17th May 2018

Emyaka gya Andy gimukwasa ethonyi

Lib1 703x422

ANDY Mugerwa (akutte ekifaananyi) ono nga ye maneja w’abayimbi ba B2C, kirabika okwogera emyaka gye mu bantu waakiri omukubamu emiggo n’omanyirirwa.

Mikwano gya Andy n’abayimba aba Team B2C baamukoledde akabaga k’amazaalibwa nga tebamugambye era katono awunge. Baabadde ku bbaala ya Classic Lounge e Kansanga nga yazze ayambadde by’ayagala.

Olwatuuse ku bbaala ne batandika okumukuba olube. Akaseera ka keeki bwe kaatuuse, baamubuuzizza emyaka gye emituufu nga tannasala keeki kyokka yakombye kwerima era bakira bamubuuza aseka busesi okutuusa bwe baamwesonyiye nga batya okumunyiiza. Oluvannyuma yabeebazizza okumulowoozaako n’asaba abantu okwongera okuwagira abayimbi ba B2C.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lev1 220x290

Omuyimbi Abel Chungu Musuka mutaka...

Omuyimbi Abel Chungu Musuka okuva e Zambia ali mu ggwanga.

Bamboowebuse 220x290

Newumbe ekyama yakizuula mu mabanda...

Bwe nalaba amabanda nga mangi ewaffe e Mbale ne nnoonyereza kye nyinza okugakolamu ne nfuna ssente era nazuula...

Roja 220x290

Slick Stuart ne DJ Roja bogedde...

Slick Stuart ne DJ Roja bakafulu mu kutabula ekyuma mu ggwanga balaze ebibafudde ba Dj ab’enjawuulo.

Na1 220x290

Ebya Don Nasser bibi.

Don Nasser bomwonoonedde! akwattiddwa poliisi ku misango gy'obufere.

Mushroomharvestingwebuse 220x290

Asigala awaka lima obutiko weegobeko...

Omukyala akooye okutoolerwako n'okulangirwa ssente z'akameeza weekwate okulima obutiko tojja kwejjusa