TOP

‘Omuziki gwe gumpa ssente’

By Musasi wa Bukedde

Added 21st May 2018

OMUYIMBI Spice Diana (Hajara Namukwaya) ebitaala byeyongera kumuta. Ng’oggyeeko okubeera n’omuziki ogutambula, alina ebintu by’azze akola kyokka ng’oteekwa okuba n’omusimbi oguwera.

Twala 703x422

Omuwala ono avuga mmotoka ez’ebbeeyi nga kati yagasseeko okukola situdiyo mu bitundu by’e Makindye era wano abadigize we batandikidde okwebuuza omuntu amussaamu ebinusu.

Diana olwawulidde ekibuuzo kino naye n’abaanukuza kibuuzo nti, ‘‘eeeh mumbuuza anteekamu ssente sikola?.

Mukkirize kimu nti nze nnina waaka.

Owoolugambo waffe atugambye nti ggaalo ono ennaku zino ali mu kibiina ng’asoma bya kukwata nnyimba.

Bwe yabuuziddwa ku nkolagana ye ne muyimbi munne King Saha yagambye nti myuziki y’abagatta. Ennaku zino tebateηηana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Saba 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Nakalembe1 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Sebulime1 220x290

Famire ya Ssebulime ekukkuluma...

FAMIRE y’omugenzi Ronald Ssebulime eyakubwa poliisi amasasi ng’ateeberezebwa okuba mu lukwe lw’okwagala okutta...

War1 220x290

Tekinologiya wa Iran asannyalazza...

TRUMP yabadde takisuubira nti Iran erina tekinologiya asobola okusannyalaza ennyonyi za America! Kyamukubye wala...

Kalule1 220x290

Enkola empya eya UNEB eyongedde...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo ekya UNEB, enkyukakyuka ze kyakola mu bibuuzo bya PLE omwaka oguwedde zikyusizza...