TOP

YK Bender ayongedde omutindo ku music we

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd May 2018

YK Bender ayongedde omutindo ku music we

Be1 703x422

Yk Bender ng'ayimba ng'ayimba

OMUYIMBI Wyclif Tugume amannyidwa nga Ykee Benda ayongedde okulaga eryanyi mu nsiike y’okuyimba.
 
Ono nga yakamala okukola oluyimba lwa World Cup n’omumerika Jason Derulo eyayimbako ne Bebe Cool kati agenze SierraLeone.
 
Nga tannakola n’omumerika ono,yasooka kukola vidiyo ebalirwamu obukadde bw’ensimbi obusoba mu 12 emanyiddwa nga ‘Kyenkyebula’ eyakwatibwa God Father e South Africa.
 
E Sierra leone agenze kukwata vidiyo y’oluyimba lwe lweyayimba ne Manzu ono nga yasinga etutumu mu ggwanga eryo.
 
Oluyimba luno baluyita Love Poison era lwe lumu kuzicaase ennyo ensangi zino mu Afirika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...