TOP

Bryan White oba abaza kaki?

By Musasi wa Bukedde

Added 31st May 2018

Bryan White oba abaza kaki?

Sev2 703x422

KU mukolo gw’ebyobulambuzi omwabadde okulinnya akasozi Kagulu ogwatuumiddwa Kagulu Rock Climbing Challenge ogwabadde mu ggombolola y’e Kagulu mu disitulikiti y’e Buyende, omugagga Bryan White yafunye akaagaanya okubuuza ku Pulezidenti Museveni n’abeerako n’obugambo bw’amugamba.

Teyakomye awo yagenze n’ewa Kyabazinga wa Busoga, William Gabula Nadiope IV n’akkakkana n’amulamusa n’okubaako by’amugamba. Abaamulabye ng’akuba abakulu bano bombi obwama baatandise okwebuuza omukulu ono k’abaza.

Omwanyi Kyabazinga mu kwogera kwe yasiimye Gavumenti eya wakati ssaako n’abantu ssekinnoomu olw’obuyambi bwe bazze bawa Obwakyabazinga bwa Busoga okusobola okuddukanya pulogulaamu zaabwo ez’ebyenkulaakulana.

Wano abasinga we beebuulizza oba Bryan White y’omu ku abo Kyabazinga be yabadde yeebaza, ekituufu ku nsonga eno nze naawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam

Dot1 220x290

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda...

Ebyokutambula bino byetaagamu kasooda

Hot1 220x290

Minisita amazzi gatutabukidde

Minisita amazzi gatutabukidde

Lit1 220x290

Omukazi atulugunya abaana bange...

Omukazi atulugunya abaana bange

Tap15 220x290

Engeri Corona gy’ayigirizza abakozi...

Engeri Corona gy’ayigirizza abakozi okuvuga eggaali