TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Omuyimbi Fille afuukudde abadigize e Ntinda ne bamusalako

Omuyimbi Fille afuukudde abadigize e Ntinda ne bamusalako

By Musasi wa Bukedde

Added 5th June 2018

Omuyimbi Fille afuukudde abadigizeab'e Ntinda

Fille3 703x422

Fille ng'akuba abadigize omuziki

Fille Mutoni amanyiddwa ennyo ensangi zino olw'akayimba ke 'Sabula' acacaase ennyo yabadde ku bbaala ya Top Notch e Ntinda era y'omu ku bayimbi abaasasuddwa okucamula abadigize mu kiro kye batuumye 'Super Star Saturday'.

Nga tannalinnya ku siteegi, Deejay E, Mercy, Mc Kats, Ray Signature, Daddy Andre be baasoose okubugumya ekifo.

 mudigize ngasdazeeko ille ku siteegi Omudigize ng'asdazeeko Fille ku siteegi

Bwe zaaweerede ssaawa 6, Fille ng'ali ku siteegi olwo ne gujabagira anti enduulu okuva mu bantu n'ebuutikira ebbaala.

Ennyimba ze okuli; Gwe asinga, No money, Katijo, Sabula ze zimu ku zaafuukudde abasajja ne balinnya ku siteegi ng'omuziki gubayingidde.

Fille yabadde yeesaze akateeteeyi era buli musajja obwedda afuba okulaba ng'akozesa omukisa guno okumukwatako.

Muninkini we Mc Kats yabaddewo era abadigize obwedda bawoza kimu, 'Kats atuleke, naye obwedda akutte abawala abalala omunyigo'.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...