TOP

Diamond Oscar engatto ayambala mwana akula

By Musasi wa Bukedde

Added 12th June 2018

OMUYIMBI Diamond Oscar eyeeyita ‘‘Bling Bling Master’’ kirabika yakoowa okugula engatto buli mwaka oba nga yayambadde ya muliraanwa.

Sitaani 703x422

Alina bbaala emu gye yabaddemu mu Kampala ng’akubira abadigize omuziki n’ayingirawo nga yeesaze engatto ennene eyalabise ng’eryato ng’ekigere kiwugira muli.

Wano abawagizi we baatandikidde okukubagana empawa nga beebuuza nti Diamond Oscar engatto ayambala mwana akula oba?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Sab2 220x290

‘Temukuma muliro mu be mukulembera’...

‘Temukuma muliro mu be mukulembera’

Hot2 220x290

Bawawaabidde ab’e Mukono lwa bajeti...

Bawawaabidde ab’e Mukono lwa bajeti

Gat2 220x290

Pulezidenti Museveni alambudde...

Pulezidenti Museveni alambudde oluguudo lwa Soroti - Moroto

Deb2 220x290

Omwana eyabuziddwawo asattizza...

Omwana eyabuziddwawo asattizza abazadde

Got2 220x290

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa...

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa bagguddwaako emisango 2