TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Eno Bajeti tejja kuba nnyangu! Baminisita abamu yabasanze batema bisiki!

Eno Bajeti tejja kuba nnyangu! Baminisita abamu yabasanze batema bisiki!

By Moses Nsubuga

Added 17th June 2018

Eno Bajeti tejja kuba nnyangu! Baminisita abamu yabasanze batema bisiki!

Tema1 703x422

Baminisita Hajji Abdul Nadduli ne Kirunda Kivejinja nga balowooza.

BAJETI ya Uganda eyasomeddwa ku Lwokuna yatiisizza Bannayuganda olw’emisolo egissiddwa kumpi ku buli kintu kyokka ng’essuubi ery’okugaziya ennyingiza lyeyongera kukendeera.

 inisita ululi ukasa Minisita Mululi Mukasa.

Bajeti eno yasomeddwa Minisita Kasaija ku Serena Hotel mu Kampala ku mukolo ogwakuliddwa Pulezidenti Yoweri Museveni.

 inisita r okodo Minisita Fr. Lokodo.

Okumanya Bajeti eno tejja kuba nnyangu n’abakungu ba Gavumenti abaabaddeyo yabanyize tebannaba na kufuluma.

 lex itala akulira abakozi ba avumenti katono agwire asule umumba Alex Mitala akulira abakozi ba Gavumenti katono agwire Kasule Lumumba.

Obwedda abasinga bali mu birowoozo ebitagambika ndowooza nga beebuuza gye tugenda okuggya ssente Gavumenti zeenoonya.

 inisita kello ryemu Minisita Okello Oryemu

Ggwe asoma bino tunuulira ebifaananyi ebyo otegeere kiki kye tugendako kubanga olaba ne bano bali mu kutya olwo ggwe ali eyo enneekuyisa etya?

 no byamususseeko Ono byamususseeko.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo