TOP

Mesach Ssemakula ali mu keetalo

By Musasi wa Bukedde

Added 9th July 2018

OMUYIMBI Mesach Ssemakula amanyiddwa nga Golden Papa ali mu keetalo. Ssi ka mbaga wabula kukwata vidiyo y’oluyimba lwe olupya ‘‘Bw’agamba’’.

Sema703422 703x422

Mesach Ssemakula

Owoolugambo waffe atugambye nti Mesach yalabiddwaako mu bitundu by’e Luzira n’abavubuka abakwata vidiyo ne mu kibuga ng’agula ebintu by’okukozesa era ku Lwokutaano baatandise ku mulimu guno.

Oluyimba luno oluwa abantu essuubi lukutteyo ng’enjogera y’ennaku zino bweri ng’era gy’ayitira abantu babadde bamusaba vidiyo yaalwo naye kwe kusalawo okugikolako.

Asuubira okugifulumya mu wiiki ng’emu okuva kati.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE...

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

Siiba 220x290

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala

Langa 220x290

Baganda ba Bashir nabo babakutte...

Bannamagye abaawambye obuyinza e Sudan bakutte baganda ba Omar al-Bashir babiri abagambibwa nti b’abadde akozesa...

Namirembe1omulabiriziluwalirakityongakulembeddeabakrisitaayookutambuzakkubolyamusalabaa 220x290

Tekinologiya aleme kubeerabiza...

Tekinologiya aleme kubeerabiza Katonda - Bp. Kityo Luwalira

Katwe5 220x290

Dokita w’eddwaaliro lya IHK talabikako...

DOKITA mu ddwaaliro lya International Hospital Kampala (IHK) abuze mu ngeri etategeerekeka ekivuddeko akasattiro...