TOP

Ggwe nja kukuba enguumi ogiyite ejjinja

By Musasi wa Bukedde

Added 10th July 2018

ABASAJJA bano bakola mu takisi. Bwe baabadde bava ku luguudo lw’e Ntebe, baayimiriddeko ku siteegi ya Muganzirwazza e Katwe okufuna abasaabaze.

Londa 703x422

Omu alina omusaabaze gwe yabadde alinze kyokka munne n’amukiika mmotoka n’amumutwalo ekyamunyiizizza.

Eby’okutikka abasaabaze baasoose ne babivaako ne beenyoola nga buli omu bwafunyiza munne ebikonde n’okumutiisatiisa okumukuba era waliwo eyeewaanye okuba kamenyo n’atiisa okukuba munne enguumi agiyite ejjinja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE...

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

Siiba 220x290

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala

Langa 220x290

Baganda ba Bashir nabo babakutte...

Bannamagye abaawambye obuyinza e Sudan bakutte baganda ba Omar al-Bashir babiri abagambibwa nti b’abadde akozesa...

Namirembe1omulabiriziluwalirakityongakulembeddeabakrisitaayookutambuzakkubolyamusalabaa 220x290

Tekinologiya aleme kubeerabiza...

Tekinologiya aleme kubeerabiza Katonda - Bp. Kityo Luwalira

Katwe5 220x290

Dokita w’eddwaaliro lya IHK talabikako...

DOKITA mu ddwaaliro lya International Hospital Kampala (IHK) abuze mu ngeri etategeerekeka ekivuddeko akasattiro...