TOP

Kansala Nalwadda anywesezza abasajja amazzi

By Musasi wa Bukedde

Added 10th July 2018

KANSALA w’abavubuka e Nakawa, Immaculate Chocho Nalwadda tasaaga. Yeesozze ekisaawe n’attunka n’abasajja mu kucanga akapiira.

Goba 703x422

Ekituufu yalaze talanta era owoolugambo waffe atugambye nti obwedda alina abasajja b’atagaza mu kisaawe abamu kye baayise okubanywesa amazzi.

Omanyi bakansala mu munisipaali y’e Lubaga bazannye omupiira n’ab’e Kyengera Town Council kyokka abasajja b’e Lubaga baabadde tebawera nga n’abamu bawoza nga bwe batalina bikola.

Yayingiddewo n’abalagako n’abasala n’okusaza emipiira egy’omutawaana egyawanguzza ttiimu ye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...