TOP

Yiiii.... Maama gano mazina ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 19th July 2018

OMUZIKI ogwabadde gusindogoma gwanyumidde abavubuka b’e Lukaya.

Uni 703x422

Abakalukalu baafunye ebyana ne batandika okuzina nabyo amazina agaalese abamu ku badigize nga bakuba emimiro.

Waliwo ggaayi eyabadde azina n’ekyana ne kimwerippako gy’obeera asitudde bbebi olwo abamu ku bavubuka ne batandika okukuba obufaananyi nga bwe bamwesiimisa nga balaba ali mu ssanyu.

Ne ggaayi kwe kwongeramu obukodyo n’asika omuwala nga bwamusembeza ku mmita bbokisi ye wamma enduulu n’evuga.

Omuvubuka omulala yafunzizza ekyana n’akinyigira ku kisenge. Baabadde ku bikujjuko ebimu e Lukaya gye buvuddeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bobiwineatmagere 220x290

Bobi Wine ayogedde ku ngeri gye...

" Akawungeezi ka Mmande nnabadde mu kisenge kya wooteeri mwensula ne mpulira abantu nga bagamba ggulawo kyokka...

Long1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE...

Bobi Wine, mukazi we amutunuddeko e Makindye gy’akuumirwa n’azirika olw’embeera gy’alimu. Omubaka Zaake bamuleese...

Candia 220x290

Nnannyini wooteeri ya Pacific e...

NANNYINI wooteeri ya Pacific Hotel mu kibuga Arua asambazze ebyayogeddwa poliisi nti emmundu ez’ekika kya SMG ebbiri...

Genda1 220x290

Baka balamu bange bannemesezza...

NZE Shifrah Nalwadda 25. Mu 2016 omusajja ayitibwa Akim yankwana era nange ne musiima ne mmukkiriza n’antwala ewuwe...

K3 220x290

Ab'e Kamwokya bazzeemu okwekalakaasa:...

Ab'e Kamwokya bazzeemu okwekalakaasa: Baagala Bobi Wine ayimbulwe