TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • "David Lutalo yanzibako oluyimba lwa 'Nkwagalira ddala' n'alunaazaamu"

"David Lutalo yanzibako oluyimba lwa 'Nkwagalira ddala' n'alunaazaamu"

By Musasi wa Bukedde

Added 20th July 2018

OMUYIMBI omuto Emma Kulishizhi akiikidde omuyimbi David Lutalo ensingo okumubbako oluyimba lwe olwa “Nkwagalira ddala “ olukyase mu nsiike ya myusiki mu Uganda.

Artworks000286995158lhjqngt500500 703x422

Omuyimbi omuto Emma Kulishizhi

Ono agamba yakuba oluyimba luno emyaka musanvu emabega naye olw’okuba ebintu byali tebitambula bulungi yasalawo eby’okuyimba asooke abiwummulemu n'adda ku mirimo gye emirala.

" Wennafulumiza oluyimba luno abantu okuva mu buvanjuba bwa Uganda baalwagala nnyo kyokka olw'okuba saali muyimbi wa ttuttumu nga sirina n'ankwata ku mukono, saasobola kuyitimuka ekintu ekyammalamu essuubi n'ebyokuyimba ne nsooka mbyesonyiwa ne nkola ebyange ebirala.

Wano Lutalo we yakozeserezza olukujjukujju n'ayoza  mu luyimba lwange era n’obukakafu mbulina naddala singa otutte akadde n'owulirizza ennyimba zombi," Kulishizhi bwe yannyonnyodde.

Lutalo teyasobodde kufunika kubaako ky'ayogera ku nsonga eno.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwanangaluaekikajjyo11webuse 220x290

Endabirira y'amannyo g'omwana eneegakuuma...

Okuziyiza amannyo g'omwana okulwala mu bukulu otandika mu buto okugayonja n'okugajjanjaba.

Katereggangalagaapozatundawebuse 220x290

Okutunda apo nkuguzeemu embuzi...

Nasooka kusiika capati e Iganga ne nzija e Kampala okutunda apo mwe nfuna 200,000/- omwezi era nguzeemu embuzi...

Sserunkuuma2webuse 220x290

Ebbumba eryenyinyalwa abasinga...

Bulikye mmumba nkijjuukirirako maama eyambeererawo mu bulamu kyokka n'atabaawo kugabana ku ntuuyo ze.

Kap2 220x290

Agambibwa okusobya ku w’emyaka...

Agambibwa okusobya ku w’emyaka 78 bamulagidde yeewozeeko

Muv1 220x290

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa...

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa Kennedy Kyakuwa