TOP

Sheilah ayogeza abawagizi be obwama

By Musasi wa Bukedde

Added 24th July 2018

Ekifaananyi kya Sheilah Gansumba, 20, kyogezza abawagizi be obwama.

Bubi 703x422

Sheilah Gashumba

Abaakirabyeko ng’akiweerezza ku mukutu gwa Instagram abamu baamutenze kukola ffiga ne wato manya akawato ate abalala ne bamulumba nti kirabika byonna ebimuliko bitini ng’otandikidde mu kifuba kye.

Waliwo abaabiyingizzaamu mukwano gwe Fik Fameika nti kirabika abeera ku katuubagiro ng’azina n’owenkufu nga baliko ensonga ze baggusa.

Ekituufu ku byonna ku ssereebu ono akola ku ttivvi emu nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo