TOP

DJ Erycom awanise bendera ya Uganda

By Musasi wa Bukedde

Added 1st August 2018

DJ Erycom si muddusi era ssi musambi wa mupiira kyokka ennaku zino yeefudde kafulu mu kuwanika bendera ya Uganda.

Wanika 703x422

Bulijjo tubadde tulaba baddusi nga Kiprotich nga bawanika bendera yaffe nga bawangudde emisinde.

Leero omukubi w’ebidongo, Eric Mutebi amanyiddwa nga DJ Erycom akuba omuziki gw’abayimbi Bannayuganda mu nsi z’ebweru ye yakitukoledde.

  rycom ngali nekyana DJ Erycom ng'ali n'ekyana

 

Bwe yabadde e Sweden mu kivvulu ekyatuumiddwa ‘‘Summer Festival’ mu kisaawe kya Fridemsplan e Stockholm ku Lwomukaaga ekigatta amawanga ag’enjawulo, yatakudde ekyuma nga bw’atabika omuziki gw’Abazungu ne Bannayuganda abaabaddeyo ne bazina ga kisaanyi.

Batugambye nti ekivvulu bwe kyawedde ne wabaawo eyamuwadde ekyana (mu katono) ng’ekirabo ky’okubawa essanyu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Wali muyigiriza ow'ekisa

Wali muyigiriza ow'ekisa

Lip2 220x290

Okufa kwa Namirimu kwatufumise...

Okufa kwa Namirimu kwatufumise nga ffumu

Tip2 220x290

Bannange nze siri mulogo ebyawongo...

Bannange nze siri mulogo ebyawongo bye bintawaanya

Kid2 220x290

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga...

Ono muzeeyi omwenge aguyodde nga bijanjaalo

Got2 220x290

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale...

Abasuubuzi mu katale k’e Kitintale bali ku bunkenke