TOP

Lady Juice 'Abiriga' atabuse ne maneja we

By Musasi wa Bukedde

Added 6th August 2018

BARBRA Nabuzaale eyeeyita Lady Juice eyayimba oluyimba lwa ‘Abiriga’ ne Kapalaga abantu ne bamukazaako erya ‘Abiriga’ olw’obukambwe bwe yayolesa mu vidiyo atabuse ne maneja we Anold Kituntu n’amulangira obunnanfuusi n’okulemwa okukola emirimu gye bakkaanyako.

Gaaloabiriga 703x422

Lady Juice gwe baakazaako erya Abiriga

BARBRA Nabuzaale eyeeyita Lady Juice eyayimba oluyimba lwa ‘Abiriga’ ne Kapalaga abantu ne bamukazaako erya ‘Abiriga’ olw’obukambwe bwe yayolesa mu vidiyo atabuse ne maneja we Anold Kituntu n’amulangira obunnanfuusi n’okulemwa okukola emirimu gye bakkaanyako.

Lady Juice yagambye nti, ‘‘twakola endagaano ne maneja ono ya mwaka gumu ng’alina okunsasulira ssente z’okufulumya ennyimba, okukwata vidiyo n’okutegeka ebivvulu kyokka tewali kye yali akozeewo ankonya bukonya’’.

Alabye embeera emuzitooweredde kwe kukwatagana n’omuyimbi Big Eye amuyambeko okutambuza omuziki ng’eno bwanoonya maneja omupya.

Omuwala ono manya omukazi ye yayimba ennyimba nga ‘‘Nsazeewo mbeere naawe, Traffic Officer, Omutima gwange’’ n’endala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we