TOP

Kulanama ne Katumwa babuusa babbebi

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2018

SSENGA Kulanama eyawooweddwa Abdul Sakka Lubega n’alangirira nti ye muggalanda w’abasajja ne David Katumwa owa Katumwa Sports Centre mu Kampala bakubyewo abaana ba buwala buli omu.

Katumwa 703x422

Owa Katumwa yazaaliddwa Joan Muwanguzi mu ddwaaliro e Nsambya wiiki ewedde ate Ssenga Kulanama yazaalidde ku Paragon Hospital ku wiikendi.

Kigambibwa nti ono ye mwana wa Kulanama asoose nga yamutuumye Lania Zara Nabukeera Lubega.

Owoolugambo waffe atugambye nti Kulanama agamba nti ssengawe gwe yasikirako ebintu by’obwassenga yali yamugaana okuzaala kyokka oluvannyuma n’amukkiriza ng’afunye omusajja gw’asiimye ku mutima olw’okumala akabanga ng’afaafaagana n’abasajja b’ayita abafere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab1 220x290

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali...

Katikkiro asoomoozezza Stanly Ntangali ku lulimi oluganda

Hib2 220x290

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi...

Ab'olulyo olulangira bakoze bulungibwansi

Kab2 220x290

Desabre ayogeeyoge kati tulinze...

Desabre ayogeeyoge kati tulinze kawoowo

Deb2 220x290

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo...

Nneekolera ebigimusa okuva mu muddo ogunneetoolodde

Kat2 220x290

Alunda enkoko ez’ennyama n’amagi...

Alunda enkoko ez’ennyama n’amagi weekwate ekirungo kya ‘INTRACO