TOP

'Zari mu butuufu ondeseemu looko'

By Musasi wa Bukedde

Added 11th August 2018

EBIFAANANYI bya Bryan White ne Zari byogezza abawagizi baabwe obwama. Ebigambo bakira bye babiwereekerezaako nti bandibaamu enkolagana ey’enjawulo biwalirizza Zari okuvaayo n’agamba nti ‘’Enkolagana yange ne Bryan White ekoma ku bizinensi temuli bya laavu.”

Zari1 703x422

Ebifaananyi byabakubiddwa nga bali mu Arua ku mirimu gy’ekibiina kya Bryan White Foundation egy’okusomesa n’okuyamba abavubuka okwekulaakulanya n’okweggya mu bwavu.

Mu bifaananyi mwabaddemu mwe beekubidde obwama n’engeri y’okwemoola manya okwekoza Bryan bwe yabadde awerekedde Zari ku kisaawe ky’ennyonyi mu Arua.

ari ne ryan hite nga bali bulala bwe baabadde e ruaZari ne Bryan White nga bali bulala bwe baabadde e Arua

Zari agamba Bryan amumanyidde ebbanga naye babadde tebatambulangako nga bali bombi okutuusa lwe yamuyise amwegatteko mu Arua.

Zari yavuddeyo ate Bryan White akyaliyo era abaamulabye ng’amusiibula baabitaddewo nti alabika ng’eyabadde amugamba nti ddala ensimbi ze ziweddeyo ate abalala nti ‘naye mwanamuwala ondeseemu looko’.

Ekituufu ku byombi nze naawe. Ow’olugambo waffe yatutegeezezza nti Bryan yasasudde Zari obukadde obusoba mu 100 okugenda okukola naye mu Arua.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...