TOP

Ekivvulu kya B2C kyengedde

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2018

TEWAKYALI kulanga kulala ekivvulu kyaffe kya Lwakutaano luno nga September 7, 2018 ku Freedom City e Najjanankumbi mu kivvulu kye batuumye ‘‘B2C Live in Concert’’.

Laba 703x422

Tugenda kubakuba omuziki mukkirize nti tulina waaka.

Abayimbi b’ekibiina kya B2C bwe baagambye. Omanyi ennaku zino basiiba batambula mu bitongole ne ofi isi z’abawagizi baabwe nga babajjukiza okubaayo mu kivvulu kyabwe ekisoose.

Abavubuka okuli: Mr. Lee, Julio ne Delivad be baayimba ennyimba nga ‘Gutamiiza, Kapande, Sure Deal, Wanyonoona, African Beauty’ n’endala.

Enkeera nga September 8, bali ku Satellite Beach e Mukono ate ku Ssande babeere ku Big Zone e Nansana. Vision Group efulumya ne Bukedde yeebataddemu ssente.

Wano baabadde mu ofi isi za Bukedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...

Newsengalogob 220x290

Lwaki abasajja abamu tebaagala...

LWAKI abasajja abamu tebaagala bakazi oba muwala aliko embuzi?

Lovelies 220x290

Ebisoomooza ku mitendera egy’enjawulo...

ABAMU basala magezi ga kubuvaamu, sso ng’oyo atannabufuna asiiba asaba n’okwegayirira Lugaba amufunire omutuufu....