TOP

Salvado atabukidde aba komedi abawemula

By Musasi wa Bukedde

Added 10th September 2018

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi

Salvado1 703x422

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi
bwe baba baakusigala nga bafuna ssente mu nsiike eno.
 
Patrick ‘Salvado’ Idringi omu ku bazannyi ba komedi agamba nti obusiiwuufu bw’empisa n’okumokkola ebigambo by’obuwemu ku siteegi n’obutamanya bantu be bakoleramu
kye baagala kye kiviiriddeko bangi okugwa n’abasaba okuzimba kiraasi bwe baba
baagala okufuna ababateekamu ssente.
 
Okwogera bino yabadde ku mukolo aba Singleton kwe baatongolezza enteekateeka z’entujjo ya komedi etuumiddwa ‘Africa Laughs Season IV’ egenda okwetabwako bakafulu
mu kuzannya komedi okuva mu mawanga ag’enjawulo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo

Annotation20190722170617 220x290

Omwana eyattibwa aziikuddwa: Eyamutta...

Omwana eyattibwa aziikuddwa: Eyamutta abadde yamuziika mu nju

Annotation20190722170129 220x290

Ssentebe asobezza ku bazukulu be...

Ssentebe asobezza ku bazukulu be 2: Poliisi eyazizza amakaage ng'adduse

Dem2 220x290

Omukazi atuludde abasajja entuuyo...

Omukazi atuludde abasajja entuuyo

Hit2 220x290

Champion bagenze bakolima

Champion bagenze bakolima