TOP

Muwala wa Meeya ayoya bikaawa

By Musasi wa Bukedde

Added 10th September 2018

OMUWANDIISI wa Meeya wa Munisipaali ya Lubaga, Joyce Nabbosa Ssebuggwawo anyirira luno.

Preg 703x422

OMUWANDIISI wa Meeya wa Munisipaali ya Lubaga, Joyce Nabbosa Ssebuggwawo anyirira luno.
 
Omukyala ono gwe twategeddeko erya Jane ennaku zino ayambala
ngoye nnene zokka ate bw’aba atambula omulaba nga mukoowu era asulirira kuzaala.
 
Wabula tetunnaba kutegeera musajja yamukuba akaama kano akamuzimbizza
olubuto ng’ennaku zino ebiseera ebisinga abeera ayoya bikaawa, ebbumba mpozzi n’ebyokunywa.
 
Wano yabadde ne munywanyi we Irene Beleni gw’akola naye mu ofi isi ya Meeya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ali1 220x290

Olutalo lwa Sennyonga ne Yiga balututte...

OMUSUMBA Jackson Sennyonga azzeemu okutabuka ne munne Augustine Yiga n’asalawo okumuzzaayo mu kkooti battunke....

Wano1 220x290

Aba DP e Bukomansimbi beerangidde...

BANNAKIBIINA kya DP beeraahhidde enkwe ezijjudde mu bamu ku bannakibiina kino e Bukomansimbi okuli n’abamu ku bakulembeze...

Sezi1 220x290

Agambibwa okuba omusezi bumukeddeko...

ABATUUZE okuva ku byalo mukaaga okuli; Katovu ,Katovu-Mudaala, Kalegero, Ngango, Kiteredde ne Bitookebisalire ebisangibwa...

Manya 220x290

Omuntu attiddwa mu mivuyo gya LC...

OMUNTU omu afiiridde mu nsonga ezigambibwa okuba ez’ebyobufuzi ate abalala banyiga biwundu mu zooni y’e Lweza B...

Baby 220x290

Eyanzaalamu n'annemya emisomo anneefuulidde...

NZE Judith Kyampiire 22, mbeera mu Good Hope Makerere Kavule mu Munisipaali y’e Kawempe.