TOP

Aba komedi abawemula mutta omulimu

By Musasi wa Bukedde

Added 12th September 2018

ABAZANNYI ba komedi mu ggwanga bakubiriziddwa okukuuma empisa n’okufuna kiraasi bwe baba baakusigala nga bafuna ssente mu nsiike eno.

Savado 703x422

Patrick ‘Salvado’ Idringi omu ku bazannyi ba komedi agamba nti obusiiwuufu bw’empisa n’okumokkola ebigambo by’obuwemu ku siteegi n’obutamanya bantu be bakoleramu kye baagala kye kiviiriddeko bangi okugwa kiyite okuggwaamu n’abasaba okuzimba kiraasi bwe baba baagala okufuna ababateekamu ssente n’okusigala ku mulamwa.

Okwogera bino yabadde ku mukolo aba Singleton kwe baatongolezza enteekateeka z’entujjo ya komedi etuumiddwa ‘Africa Laughs Season IV’ egenda okwetabwako bakafulu mu kuzannya komedi okuva mu mawanga ag’enjawulo.

Salvado yaagitegese.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basawowebuse 220x290

Abasawo bawakanya ekya gavumenti...

Abeekibiina ky'abasawo bawakanyizza ekya Gavumenti okuwola musigansimbi ssente.

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we