TOP

Weasle taleka mabega famire ye

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2018

OMUYIMBI Weasle muto wa Jose Chameleone bw’aba atambula, famire ye tagireka mabega.

United 703x422

Wiiki ewedde yalabiseeko ku mukolo ogumu e Munyonyo ng’ali ne mukyala we ne bbebi, abaamulabye ne bamusiima obutaleka mabega famire ye.

Wabula abamu baamulabyemu engeri y’obutayala bulungi nga bamukuba ebifaananyi ne famire ye kyokka ng’omukyala musanyufu bya nsusso ate nga ye alinga atidde.

Oba yabadde yeekengedde ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...