TOP

Omukungu w’e Masaka bamufudde wa bigere

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2018

EKYANA kyasoomooza omukungu w’ebyensimbi ku lukiiko lwa disitulikiti y’e Masaka, Charles Zziwa bwe kyatemye ddansi ne kimusitula ne mu ntebe.

Uni 703x422

Omanyi omukungu bwe yabaddeko mu kifo ekisanyukirwamu ekya Garden Court ku Ssaza mu kibuga Masaka ku wikeendi, mwana muwala kwe kumulaba nga talina ssanyu ate nga bwe yeekutte kwe kumulumba amumalemu empewo.

Yatandise okunyeenya olwo ne Zziwa n’asituka. Waabaddewo abasaakaanya nti waalumbye we watuufu era ayolekedde obutajula mu bya nsimbi, manya abeere mugumu nti ensawo ye egenda kubeera nnywevu.

Wabula engeri omuwala obwedda gy’anyeenya wato nga bagamba nti omukungu amufudde wa bigere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo

Annotation20190722170617 220x290

Omwana eyattibwa aziikuddwa: Eyamutta...

Omwana eyattibwa aziikuddwa: Eyamutta abadde yamuziika mu nju

Annotation20190722170129 220x290

Ssentebe asobezza ku bazukulu be...

Ssentebe asobezza ku bazukulu be 2: Poliisi eyazizza amakaage ng'adduse

Dem2 220x290

Omukazi atuludde abasajja entuuyo...

Omukazi atuludde abasajja entuuyo

Hit2 220x290

Champion bagenze bakolima

Champion bagenze bakolima