TOP

Mundeke oba mpasuka mpasuke

By Musasi wa Bukedde

Added 13th September 2018

MWANAMUWALA ono yayogezza abasajja obwama olw’engeri obwedda gy’adigidamu nga yeesaze obugoye obumutippye.

Zina 703x422

Abamu baabadde mu kutya nti osanga obugoye naddala akawale buyinza okupasuka ate abalala nti yayagadde kubakookoonya kuba kirabika baabadde bakupa obufaananyi nga bwe babwolezaawo.

Wabula olw’engeri emimwa gye gye gyabadde givaamu ebigambo, abamu baakimutaddeko nti yabadde ayanukula abaabadde abeeraliikirizu nti oba apasuka kaapasuke naye nga tabamulemesezza mazina.

Yabadde mu kivvulu kya Nyege Nyege e Njeru wiikendi ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Condomismaelssempumatestimonywebuse 220x290

Enkozesa ya kondomu eneekutangira...

Okwesunga akaboozi ekisusse kiremesezza bangi okukozesa kondomu

Kab2 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze engeri butto w'obusigo bw'amapaapaali gy'akola ku maaso n'embuto ez'esiba...

Kig1 220x290

Akatabo ka Ham kawangudde engule...

Akatabo ka Ham kawangudde engule ey'okubiri

Kabaleeweb 220x290

Kabale Sharp bagikubye ne yeekwasa...

Kabale Sharp eya Big League, ewangudde Water FC, n'esannyalaza emikisa gyayo okwesogga liigi ya babinywera

Hajjathanifakawooya 220x290

Kkooti y'e Sembabule terina kaabuyonjo...

OMUBAKA omukazi owa disitulikiti y’e Sembabule, Hanifa Kawooya, asabye gavumenti okuzimba ekizimbe kya kkooti y’e...