TOP

Bashonga bategeka kuddamu mbaga

By Musasi wa Bukedde

Added 17th September 2018

Owoolugambo waffe atugambye nti Dorothy Shonga yali yanoba ku bba Herbert Shonga n’addayo e Malawi.

Shonga1 703x422

MINISITA Florence Kiyingi Nakiwala be babadde ne likodi y’okuddamu embaga. Bano bakikola buli mwaka.
 
Kati beegattiddwaako Bashonga.
 
Owoolugambo waffe atugambye nti Dorothy Shonga yali yanoba ku bba Herbert Shonga n’addayo e Malawi.
 
Nga bw’omanyi ebya laavu, abantu bano bazzeemu okukwatagana era omukyala oluyingiddeko, Shonga n’ategeeza nga bw’agenda okuddamu okukuba mukyala we ono empeta ye kye yayise okunyweza obufumbo.
 
Kiddiridde Shonga okukutula ddiiru gye buvuddeko eyabaddemu ssente eziwera nga kirabika ze zimutawaanya okusaasaanya. Batugambye nti yasoose kugulako byuma n’ebizimbe (5) kati agenda kukola n’embaga. Embaga eyasooka baagikola mu 2016.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga