TOP

Ab’e Kamuli baliko DPC ow’amasappe

By Musasi wa Bukedde

Added 24th September 2018

Naye bw’aba agenda ku mikolo naddala nga guliko abanene alina engeri gye yeesabikamu n’afanaanira ddala Sam Omala abamu kye baayise amasappe era oyinza okulowooza nti agenda mu lutalo.

Ssape1 703x422

Nyeko nga yeekapise

AFANDE Sam Omala abamu gwe baakazaako erya mukoddomi wa Kampala ajjukirwa nnyo okutawaanya basajja b’oludda oluvuganya Gavumenti.
 
Yeesalanga yunifoomu ya poliisi n’akwata emmundu nga bwe yeetonyetonye
n’ebyokulwanyisa ebirala omwali obucupa bwa ttiyaggaasi, obudomola bw’amazzi, battuuni n’ebirala ng’alagira ddala nti ayingidde eddwaaniro.
 
Kirabika ne Afande Nyeko akulira poliisi y’e Bukwenge embeera za Omala z’amusanyusa
nnyo n’azikoppa.
 e ku magulu akapika ko Ne ku magulu akapika ko.

 

Naye bw’aba agenda ku mikolo naddala nga guliko abanene alina engeri gye yeesabikamu n’afanaanira ddala Sam Omala abamu kye baayise amasappe era oyinza okulowooza nti agenda mu lutalo.
 
Ng’oggyeeko yunifoomu, akwata emmundu y’ekika kya AK47, ku mutwwe ateekako ekikoofiira kya pulasitiika okuli ekigambo poliisi ne
gaalubindi n’aggalawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...