TOP

Isaac Nasser yeeyiyeemu Rolls Royce n’akontola

By Musasi wa Bukedde

Added 24th September 2018

ABAVUBUKA batandise okwetegekera amasappe ga Ssekukkulu. W’osomera bino g’omuvubuka Isaac Nasser ayingizzaawo ekyuma ekikambwe ekika kya Rolls Royce.

Rolls1 703x422

ABAVUBUKA batandise okwetegekera amasappe ga Ssekukkulu. W’osomera bino  g’omuvubuka Isaac Nasser ayingizzaawo ekyuma ekikambwe ekika kya Rolls Royce.
 
Talinze banywanyi be kuleeta zaabwe n’atandikirawo okugiriiramu obulamu nga bwe
yeewaana nti ababadde bawakana nti talina mpapula ng’olwo ategeeza ssente bajje bamulabe.
 
Omanyi loodi ono newankubadde ‘akantu’ akaweza ng’atera n’okutambulira mu mmotoka ez’ebbeeyi okuli nnamba puleeti eziri mu mannya ga Nasser, si musajja wa
masappe era bangi babadde bamwebuuza.

 

 
Owoolugambo waffe atugambye nti banne olwategedde nti ayingizzaawo enzirusi lubalala ne bakubagana era bangi bali mu bwama. Rolls Royce kye kimu ku bika by’emmotoka
ebisinga ebbeeyi.
 
Eno agigasse ku ndala z’alina okuli: Range Rover Sport, Benz ne BMW. Nasser ye muninkini wa Mastuula Mutaasa muwala w’omugagga Mutaasa Kafeero era nga yafuuse kyabulambuzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mema 220x290

Eyanoonyeza mu Bukedde ayanjudde...

ENDUULU ez’olulekereeke zaakubiddwa abeetabye ku mukolo nga Hadijah Namakula omutunzi w’engoye ayanjula bba Musa...

Lina 220x290

Balamu bange bannemesa eddya

NZE Grace Kentuwa 28, mbeera mu Zooni 7 e Makerere Kikoni mu muluka gwa Kawempe. Twasisinkana ne baze mu 2014 e...

Sadblackcouple 220x290

Omwami wange alina buzibu ki?

OMWAMI wange ansobedde. Nga tugenda okwebaka tayagala kwegatta naye mu kiro ssaawa nga 9:00 mu matumbibudde ankwata...

Rupiny1 220x290

Africell eyiye kavu wa bukadde...

KAMPUNI y’amasimu eya Africell etadde kavu wa bukadde 15 mu mpaka z’omupiira ez’okukuza amazaalibwa ga Yesu ezitegekeddwa...

Title 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA...

Militale etandise ebikwekweto bya Ssekukkulu era eyodde 200 abatigomya Kampala n’emiriraano.